Yazalibwa nga: 23rd November 1950
Yawumudde nga: 21st March 2023
Bazadde be: Omugenzi Stanely Kigonya no’mugenzi Beatrice Nalukenge
Salongo Sam Mubiru alese abanna nabazukulu.
Emilimu gye
Salongo Sam Mubiru abadde mwami mukozi nyonyo ddala eranga yekozesa (business man).
Omugenzi wa kuziikibwa e’ Luguzi -Sekanyonyi ku Lw’okuna nga 23.03.2023 saawa Munaana (02:00pm) ez’olweggulo.
Babikidde: Ab’oluganda, abako, n’ab’emikwano.
Omwoyo gw’omugenzi Mukama aguwumuze Mirembe
Leave a Condolence