1800-9090-8089
help@obsequy.com
123, landmark address

TEOPISTA NABUKEERA September 20, 1943 - April 24, 2024

Date of Funeral

June 13, 2024

Yazaalibwa: 20th September 1943

Afudde: 24th April 2024

Obuzaale bwe: Kayabwe – Kiteredde

Abazadde: Andrea Bifuuse Matovu Wasswa (Omugenzi) ne Maria Luiza Nanfuka Wasswa (Omugenzi).

Abaana: Rose Nabakooza, Catherine Tebagwa, Patrick Segawa Herbert Mugabi, Stella Nassali ne Andrew Ssali Henry Mugerwa.

Abazzukulu: Joseline Kisakye, Diana Nankinga, Cynthia Kaganzi, Germaine Abigaba, Collette Ahahisibwe, Emmanuella Mugabi, Priscilla Kisakye, Vivian Namwanje (Mrs Bakonzi), Anold Lule, Elvis Timoth Ssali.

Okusoma kwe:

  • Nkozi Demonstration Girls Primary School, Junior level
  • Joseph Lubaga Girls Secondary School.
  • Yeyongelayo nasoma Secretarial services

Emirimu gye: Yakolera mu bitongole ekya Fishnet ne National Insurance Corporation, eyo gyeyava natandika obusubuuzi ne yeyongelayo mu UK, gyafiiridde.

Omugenzi wa kuziikibwa e’Kayabwe-Masaka road ku lw’okuna nga 13.06.2024 ku saawa Munaana (12:00pm) ez’emisana nga wajja kusokawo e’kitambiro ky’a missa ku saawa Mukaaga kitundu (12:30pm) ez’omutuntu.

Babikidde: Ab’oluganda, abako, n’abemikwano.

OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMMUZE MIREMBE

Leave a Condolence