1800-9090-8089
123, landmark address

SSALONGO DODOVIKO NALUMA February 23, 2022

Omugenzi Ssalongo Dodoviko Naluma yazaalibwa nga 01/01/1940 era yawumudde nga 18/02/2022.

Azaalibwa omugenzi Yosefu Mpoza wamu ne maama Mangalita Ntongo
Yasomerako e Basuubizi ne Nkoowe ku lwe Mityana
Yakolerako mu kyuma kya Uganda Brewaries okumala ebbanga.
Yaliko omusuubuzi era bwatyo empagi eno nagisiga ne mu baanabe.

Yavuga ko Takisi era nga eno bwakwasaganya emirimu gye egyobusuubuzi, bwatyo oluvannyuma yafuna munne Nakulima Tereza nebagatibwa e Rubaga mu 1965 mu mwezi gwomusanvu (24/07/1965) gye myaka 55 mu bufumbo.

Yaliko mu America okumala emyaka, bweyavaayo naddamu okwasaganya emirimu gye gyabaddeko kaakati okutuusa bwawumudde obulamu bw’ensi eno.

Abadde akulira olunyiriri mu mutuba gwa Butayi mu ssiga lya Mpoza era akoledde nyo olunyiriri lwe.
Katonda yamuwa ezadde lyabaana 19 n’abazzukulu 27.

Abadde n’obwagazi eri okusoma era nga agamba nti okuyiga tekukoma bwatyo yalwana nnyo okuweerera abaana be bonna era nga akikaatiriza nti kaakati omulimu gwange ogwokuweerera abaana nagumala buli mwana wange asobola okuyimirirawo mu nsi. Abadde mukozi, atya Katonda era nga munyiikivu okusoma Sunday emyaka gye egyobulamu gyonna nga Bikira Maria amuyita mmundu.

Vigil will be held at his home in Namugongo-Jjanda today Sunday 20th February,2022, Followed by another vigil tomorrow Monday 21st February,2022.

There will be funeral service at their home in Busunju-Nkuubi Village, Mityana District on Tuesday 23rd February,2022 staring at 9:00am. Thereafter burial at 4:00pm.

Informed are:

Relatives, Friends and In-laws.

 

MAY HIS SOUL REST IN ETERNAL PEACE

Leave a Condolence