Omugenzi Rosemary Nabakoza Lukwago azalibwa omugenzi Mawulisio Kamukisa n’omugenzi Kevin Namudo.
Rosemary yazalibwa nga 9th March 1962.
Omugenzi abadde mufumbo mumakaga Ssalongo Lukwago Experito eranga babadde n’abanna 5.
Rosemary Lukwago eyabafuddeko ku Lw’okusatu nga 30.12.2020 mu dwaliro lya Platinum.
Olumbe lwa kukumibwa mu maka gabwe e’ Lweza, Zone B leero nga 31.12.2020.
Omwoyo gw’omugenzi gwakusabirwa mu kanisa y’a St. Josephs e’ Lweza ku Lw’okutano nga 01.01.2021 ku saawa Tano (11:00am) ez’okumakya.
Omugenzi wa kuziikibwa e’ Buyoga- Kagogo, Kibinge- Masaka ku Lw’omukaaga nga 02.01.2021 ku saawa Munaana (2:00pm) ez’olwegulo.
Leave a Condolence