1800-9090-8089
123, landmark address

ASAFU KIYIMBA KAZIBWE January 4, 2021

Yazalibwa nga:          21st October 1920

Yaffa nga:                   02nd December 2020

 Bazadde be: Blasio Kiwanuka ne Losira Namusoke

Mukyaala we

Efulansi Nakamya

Abaana:

Alese abaana n’abazzukulu bangi ddala

Emisomo gye

P1-P4 yabisomera Bamusuuta Primary School. Taata we yafa mu kiseera ekyo. Yatwalibwa mu lubiri lwa Mukwenda era n’afunansponsor okusoma e Namukozi Primary School. Ewa mukwenda yabeerangayo ne Ssekabaka Daudi Chwa mu Lubiri.

Yafuna scholarship okuva mu Church of Uganda n’agenda mu Bishop Tucker College, Mukono mu 1949. Eno yakugukirayo okusomesa abaana era n’okubuulira enjiri. Yavaayo mu 1942.

Emilimu gye

Emirimu gye yagitandikira mu ssomero lya Bbambula Primary School Bukomero, yasomesa Ssinde Primary School ate mu 1941 nda e Kyamusisi Primary School. Mu 1946 bamutwala Buyagga Primary School era nga ye mukulu wessomero, omubulizi wessomero eyasooka okutumwayo nga lifuuse lya government, eno yaweerezayo okumala emyaka 17. Mu 1963 yagenda e Naama Primary School ate mu 1966 yakomawo e Buyagga era lwe ya wumula mu 1992 natandika ebyobusuubuzi.

Omugenzi wakuziikibwa e Kikwakula-Kikolooto Ntwetwe Sub-county, Kyankwanzi District nga Monday 04 January 2021.

ORDER OF SERVICE BOOK

ASAFU KIYIMBA KAZIBWE (Content)

7 Condolences for ASAFU KIYIMBA KAZIBWE

Condolences(7)

  1. REPLY
    Contributor Aplus says

    May His Soul Rest In Peace

  2. REPLY
    Winnie says

    May his soul rest in eternal peace

  3. REPLY
    Francis Mubiru says

    May his soul rest in eternal peace

  4. REPLY
    Ivan says

    RIP

  5. REPLY
    Sue says

    May he rest with the angels

  6. REPLY
    Namugenyi Deborah says

    May he rest in peace

  7. REPLY
    Pheobe says

    May his soul rest in eternal peace

Leave a Condolence