1800-9090-8089
123, landmark address

NALONGO DEBORAH NAKAWOMBE NYANZI January 3, 1950 - January 15, 2025

Date of Funeral

January 17, 2025

Date of Birth: 3rd January 1950

Date of Death: 15th January 2025

Husband: Ssalongo Joseph Nyanzi Kyavaawa (RIP)

Siblings:

  • Nambi
  • Godfrey Katumba

Children

  • Walakira Alex
  • Namagembe Veronica
  • Sentamu F Xaner
  • Mwesigwa Daniel
  • Kabanda Emmanuel
  • Nakato Ruth (RIP)
  • Lwere Joseph

Grandchildren: 19

Education Background

  • Kasanda Primary School
  • Kamengo Secondary School

Career Background

  • KCC
  • Founder of St. Luga Hill School Namagoma

Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa mu kanisa y’a All Saints Church of Uganda, Namagoma ku Lw’okuna nga 16.01.2025 ku saawa Munaana (02:00pm) ez’emisana, noluvanyuma olumbe lujja kukumibwa mu maka gabwe e’ Namagoma- Busiro.

Omugenzi wa kuziikibwa e’ Namagoma- Busiro ku Lw’okutano nga 17.01.2025 ku saawa Munaana (02:00pm) ez’emisana, bajja kutandika n’okusaba.

Babikidde:  Jjajja Mugema, Jjajja Kayiira, Ab’oluganda, abako, n’ab’emikwano.

Omwoyo gw’omugenzi Mukama aguwummuze Mirembe.

Leave a Condolence