Date of birth: 11th November 1948
Date of death: 14th May 2024
Our mother of great faith.
She has left a legacy of love, faith and courage.
Omwoyo gw`omugenzi gwa kusabirwa ku All Saints Cathedral, Kampala ku lw’okuna nga 16/05/2024 ku saawa Ssatu (09:00am) ez’okumakya, n’oluvanyuma olumbe lukumibwe mu maka gabwe e’Ssenge, Kayunga, Wakiso District ku saawa Kumi na Bbiri (6:00pm) ez’olwegulo.
Omugenzi wa kuzikibwa e`Ssenge, Kayunga, Wakiso District ku lw`okutaano nga 17/05/2023 ku saawa Munaana(02:00pm) ez`emisana.
Babikidde; Aboluganda, Abako, n’abemikwano.
OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE.
Leave a Condolence