Yazalibwa mu: 1932
Yawumudde: 6th January 2022
Abazadde be: Omugenzi Eric Nyanzi n’omugenzi Maria Naku
Abadde mukyala mufumbo mu makka g’omwami Yokana Wasswa Zawaya.
Abaana be:
Late Aliwawali
Late Ssebagala James
Edith Nalumansi
Late Nanteza
Late Naku Margaret
Nangendo Alice
Nduga Sam
Nakawesa Oliver
Nakimuli Sarah
Nabagala Aidah
Abazukulu: Alese abazukulu abasokerwako, ba nakabirye neba nakasatwe.
Emilimu gye
Maama abadde mukyala mulimi.
Olumbe lwa kukumibwa mu maka gabwe e’ Kisununu- Nsozibirye, Butambala ku Lw’okutano nga 07.01.2022.
Omugenzi wa kuziikibwa mu maka gabwe e’ Kisununu- Nsozibirye, Butambala ku Lw’omukaaga nga 08.01.2022 ku saawa Munaana (02:00pm) ez’olwegulo nga bajja kutandika nokusaba ku saawa Nnya (10:00am) ez’okumakya.
Babikidde: Ab’oluganda, abako, n’abemikwano.
OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE
Order of service
Leave a Condolence