Yazalibwa: 12th May 1965
Yawumudde: 20th June 2023
Abazadde: Kiyinji Saulo ne Guliko Omuseesa
Omwami we: Magala Zaverio
Abaana be;
- Sebuliba Ronald
- Mutumba William
- Namale Sylvia
- Kawuma Alex
- Nakalembe Victoria
- Nakamatte Juliet
- Nassozi Jane
- Magala Lillian Gift
Harriet Mbatunulire abadde mukyala mulimi.
Olumbe lwakukumibwa mu maka gaabw’e Kasalaga-Busuju olw’aleero nga 20.06.2023.
Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa mu maka gaabw’e Kasalaga-Busuju ku lw’okusaatu nga 21.06.2023 ku saawa musanvu (01:00pm) ez’emisana, oluvanyuma aziikibwe ku saawa kumi (04:00pm) ez’olwegulo.
OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE
Leave a Condolence