Date of Birth: 1964
Date of Death: 9th March 2023
Parents: Dumba Sperito and Namakula
Husband: Kasirye Stephen
Siblings:
- Sperito
- Dumba
- Bugembe
Children:
- Jonathan Lwera Semugoma
- Esther Nakyagaba
- Kagabane Viola
- Nalongo Barbara Nalubwama
Career Background
- Business Woman
Olumbe lwa kukumibwa mu maka gabwe e’ Luwafu olwa leero nga 10.03.2023.
Omugenzi wa kuzikibwa ku bijja bya bajjajja b’e Namayumba ku Lw’omukaaga nga 11.03.2023 ku saawa Munaana (02:00pm) ez’emisana.
Babikidde: Ab’oluganda, abako, n’abemikwano.
OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE
1 Condolence for JANE NANTUME
Condolence(1)
Madrine Kamya Musisi ne family, York. says
March 10, 2023 at 5:05 pmBannaffe kitalo nnyo ekya mama waffe, muganda waffe Jane Nantume. Mukama amuwe ekiwummulo ekyemirembe era namwe abagumye.