Yazalibwa: 5th May 1927
Yawumudde: 20th July 2022
Abazadde be: Omugenzi Anania Kagonera n’omugenzi Tulina Nakiro.
Baganda be;
- Jackson Danzi Luseke (RIP)
- Lugonvu Semakula (RIP)
- Elevania Masane (RIP)
- Ruth Namutebi
- Efrance Nalwoga (RIP)
Abaana be:
- Roger Kiyonga Ddungu
- Philomera Nabadda
- Betty Muwonge Ddungu
- Luyimbazi Zakayo
- Hilda Namayanja (RIP)
- Samuel Waliggo Ddungu
- Robert Lukanga Ddungu
Abazukulu : Alese abazukulu abasokerwako neba nakabirye
Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa ku St. Apollo Kivebulaya, Kansanga ku lw’okuna nga 21.07.2022 ku saawa Nya (10:00am) ez’okumakya.
Omugenzi wakuzikibwa kubijja byabwe e’ Kiroro- Kambale ku lw’okutaano nga 22.07.2022.
Babikidde: Katikiro wa Buganda, Omukulu w’ekika ky’omutima Omusaji-Nakirembeka e’ Kwata- Komamboga, Omukulu Wesiga lya Nakyana Major Kiyengo e’ Gomba, Noah Waliggo e’ Kwata, Ab’oluganda, abako, n’ab’emikwano.
Omwoyo gw’omugenzi Mukama aguwumuze Mirembe.
Leave a Condolence