Omugenzi Victoria Naiga Kayigwa yazaalibwa Salongo Charles Ssebukeera ne Nalongo Peninah Ssebukeera nga 3rd November 1987 era awumudde nga 20th July 2022.
Yayingira obufumbo obutukuvu nga 17th July 2021.
Omwami we: Mark Raphael Kayigwa
Baganda be:
- Jennifer Nakacwa
- Mary Kandayi
- Barbara Nabukeera
- Yvonne Nakabira
- Aron Wasswa
- Timothy Kato
Emisomo gye
- Lugogo Nursery School
- Kampala Parents
- Trinity College Nabbingo
- Makerere University Business School Nakawa
- Bradford University UK
Emirimu gye
- Bank of Africa
- Citi Bank Uganda
Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa mu maka ga bazadde be e’ Kololo okulirana ekitongole kya Dstv olwa leero nga 21.07.2022 ku saawa Mwenda (03:00pm) ez’olwegulo.
Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa mu kanisa ya Our Lady of Mt. Carmel Kansanga Catholic Parish, Kiwafu Road ku lw’okutaano nga 22.07.2022 ku saawa Nnya (10:00am) ez’okumakya.
Omugenzi wa kuziikibwa e’ Mitala Maria, Maggya ku lw’omukaaga nga 23.07.2022, nga bajja kutandika n’ekitambiro kya Missa ku saawa Musanvu [01:00pm] ez’emisana.
Babikidde: Omukulu w’ekika ky’e Mbogo Kayiira nabataka be e’ Kansanga wamu ne Kololo, Ab’oluganda abako n’abemikwano.
OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE.
Condolences(2)
Hillary Ainomugisha says
July 22, 2022 at 10:56 amMay Vicky’s soul rest in eternal peace, may God comfort Mark and the family in this very difficult time
Pamela says
July 23, 2022 at 7:47 amRest in Peace Victoria. May God comfort and strengthen Mark.