1800-9090-8089
123, landmark address

BEN KAMULEGEYA October 13, 2020

A-PLUS FUNERAL MANAGEMENT Ku lw’e nnyumba y’omugenzi Ben Kamulegeya abe’ Kiwatule n’e nnaku nnyingi babika Taata wabwe Ben Kamulegeya eyabafuddeko ku Lw’okusatu nga 07.10.2020.

Olumbe lwa kukumibwa mu maka gaabwe e’ Busiika ku Mande nga 12/10/2020.

Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa mu kanisa ya St. Mbaga e’ Kiwatule ku Lw’okubiri nga 13.10.2020 ku saawa Nnya (10:00am) ez’okumakya noluvannyuma azikibwe e’ Buwaate-Najjera ku saawa Munaana (2:00pm) ez’olweggulo.

Babikidde: Ab’oluganda, a’b’ako, n’ab’emikwano.

Omwoyo gw’omugenzi Mukama aguwumuze             mirembe

Condolence(1)

  1. REPLY
    Sheba says

    May his soul rest in peace .. U will dearly be missed

Leave a Condolence