Yazalibwa: 09/04/1936
Yawumudde: 09/07/2024
Abazadde be: Omugenzi Mayanja Salongo n’omugenzi Samalie Nagawa Nalongo.
Abaana be:
- Kavuma George Albert
- Namugabi Harriet (RIP)
- Mutesasira Fred (RIP)
- Senabulya Stephen
- Keeya Herbert
- Nanyiti Solomy (RIP)
- Bulya Grace
Abazukulu : Alese abazukulu abasokerwako 18, ba nakabirye 16.
Omugenzi wakuzikibwa e’Ssekanyonyi, Singo ku Lw’okuna nga 11/07/2024 ku saawa Munaana (02:00pm) ez’emisana.
Babikidde; Abatuze be Ssekanyonyi ne Kassengejje n’abakozi mu ddwaliro ly’eMengo, Abo’luganda, Abako n’abemikwano.
OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE.
Leave a Condolence