1800-9090-8089
123, landmark address

ZIRABAMUZAALE BENON July 9, 2021

Yazalibwa nga: 09/04/1938

Emisomo gye
Namalemba Primary School
Agrey Memorial School Kampala
Book Keeping and Accountancy Mbaale
Bugema University

Emilimu gye
Manger mu Bukedi Co-operative Union
Teacher e Ssegujja Primary School Nanyuki, Kiwangula C/U Primary School, Bulemeezi Bowa Primary School ne Mugema Primary School Kayunga
Village Chairman LC1 Wampango
Bweyava e’Mugema nabamuwumuza obusomesa awo natandika esoomero erilye mumakaage okumaala emyaka ebiri nga yambibwako omwana we Bernard Isiko.

Obulwadde
Yatandika okulwala mu 2018 natwalibwa e Nakasero Hosipital nasangibwa nga alina sukaali ne pressure era okuva olwo aze nga atwalibwa mudwaliro okujanjabibwa obulwadde obwo okutuusa lwawumudde nga 4/7/2021.

Alesse abaana 9 nabazuukulu 20. Abadde mufumbo era nga yagatibwa nemukyala we Asanansi Ziraba mukanisa Bishop Brown Namagabi e Kayunga.

Leave a Condolence