Omugeenzi Sempa Agnes Nakibirige Kaggo yazaalibwa Omugenzi Elinathan Kalule n’Omugenzi Ruth Nanyanzi Kalule nga 26th December 1953 era yawumudde nga 14th October 2022.
Abadde mufumbo mu maka g’Omugeenzi Stephen Sempa.
Abaana:
- Mrs Ruth Nankangi Mukibi
- Najjuko Sempa Judith
- Nandagire Sempa
- Joseph Kasiriivu
- Alesse abazukulu bangi
Okusoma kwe;
- Mwererwe Primary School
- Light College Katikamu
- Nakawa Business Institute
Emirimu gye;
- Abadde Owekitiibwa Kaggo Owessaza lye Kyadondo
- Member on Board of Red Cross
- Division Superintendent John Ambulance
- Abadde ne Company ya catering service
- Abadde Mulimi era nga Mulunzi
- Abadde mukwasi wampisa mu Kika kyengeye
Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa mu kanisa y’a St. Luke Bulamu, Gayaza olwa leero nga 15.10.2022 ku saawa Musanvu kitundu (01:30pm) ez’emisana, noluvannyuma olumbe lwa kukumibwa mu maka gabwe e’ Gayaza, Bulamu.
Omugenzi wa kuzikibwa e’ Matugga- Ssanga, Kibone ku Sande nga 16.10.2022 ku saawa Kumi (04:00pm) ez’olwegulo.
Babikidde: Ab’oluganda, abako, n’abemikwano.
Omwoyo gw’omugenzi Mukama aguwumuze mirembe
1 Condolence for SEMPA AGNES NAKIBIRIGE (KAGGO)
Condolence(1)
Sheikh Mukasa Abdallah says
October 16, 2022 at 2:29 pmKitalo nyo bannaffe okufiirwa Kaggo Omuky. Nakibirige Agnes Sempa!!