1800-9090-8089
help@obsequy.com
123, landmark address

SARAH MARBLE NAMAZZI KIMBOWA February 16, 2021

Yazaalibwa nga 14th August 1963

Yazaalibwa abagenzi Zakayo n’Gladys Kimbowa

Yasomera;

  • Tweyanze Primary School
  • Kalesa Primary School
  • Makerere College School
  • Nakawa Buiness Institute

Eyo gye yava n’akola mu Spear Motors (U) Ltd.

Wafilide abade akola ne Bikandema and Partners.

Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa mu kanisa ya St. Andrew’s Tweyanze ku Lw’okubiri nga 16.02.2021 ku saawa Mukaaga (12:00pm) ez’omutuntu noluvannyuma azikibwe mu maka gabwe e’ Tweyanze- Wobulenzi, Bulemeezi ku saawa Munaana (02:00pm) ez’olwegulo.

Leave a Condolence