Obuzaale: 05th August 1964
Ekifo: Katuulo – Nawokota
Taata: Omugenzi Yozefu Nzalambi
Maama: Omugenzi Eva Nakayima
Omukyala: Mrs. Nsereko Bena
Abaana:
Kawuma John
Mbawadde Rose
Nakamatte Lydia
Kayongo Alex
Olumbe lwa kukumibwa mu maka gabwe e’ Mutungo- Biina olwa leero nga 10.02.2022.
Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa mu kelezia ya St. James, Biina ku Lw’okutano nga 11.02.2022 ku saawa Bbiri (08:00am) ez’okumakya, noluvannyuma ajja kuziikibwa ku bijja by’a bajjabe e’ Katulo, Mawokota ku saawa Kumi (04:00pm) ez’olweggulo.
Babikidde:
Omukulu w’ekika ky’eKkobe,
Omukulu w’omutuba gwa Nakatanza,
Omukulu w’oLunyiriri, Ab’oluganda, abako, n’abemikwano.
Leave a Condolence