Lovince Mpagi yazalibwa mu 1940 era affudde nga 11th January 2021.
Abadde mufumbo mu maka ga go’mwami Mpagi Samwir.
Olumbe lwa kukumibwa mu maka gabwe e’ Najjera olwa leero nga 12.01.2021.
Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa mu kanisa ya St. Mark Church of Uganda e’ Najjera ku Lw’okusatu nga 13.01.2021 ku saawa Bbiri (08:00am) ez’okumakya, noluvannyuma azikibwe e’ Kiyinda, Mityana ku saawa Munaana (02:00pm) ez’emisana.
Abikidde: Omwami Mamerito Mugerwa, Ab’oluganda, abako, n’abemikwano.
Leave a Condolence