Date of Birth: 1st January 1930
Date of Death: 3rd September 2022
Parents: Rev. Canon Daniel Lubwama and Zebiya Lubwama
Siblings;
- Amos S
- Sarah Serunjogi (RIP)
- Dorothy Nalumansi
Children:
- Katana Elivanson
- Zebiya Nakiyiinji
Omwoyo gw’omugenzi gwakusabirwa mu kasina ya Bible Presibutarian Church Africa Kosovo ku Lw’okubiiri nga 06.09.2022 ku saawa Nnya [10:00am] ez’okumakya noluvannyuma olumbe lukumibwe mu maka gabwe e Namirembe – Kayiwa Village.
Omugenzi wa kuzikibwa e’Mawale ku luguudo lwe semuto ku lw’okusatu nga 07.09.2022 ku saawa munaana [02:00pm] ez’olwegulo.
Babikidde: Jajja Walusimbi omukulu wekika kye ffumbe, Jajja Mugwanya e’Kalagala, Ab’oluganda, Abako N`ab’emikwano
OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE
Leave a Condolence