Omugenzi Nalongo Nakitto Regina yazaalibwa omugenzi Farasko Kaggwa mu March 1946 era yawumudde nga 16 March 2022.
Omwami we: Omugenzi Experito Ssonko
Abaana:
- Namande Jane
- Resty Gwokyalya
- Buzibwa Lutaaya Vincent
- Boniface Wamala
- Wasswa Richard
Alesse abazukulu bangi
Emirimu gye
Abadde mukyala mulimi era nga yasoma.
Olumbe lwakukumibwa mu maka gabw’e Kalezi Busujju- Mityana ku Lw’okutaano nga 18.03.2022.
Omugenzi wa kuziikibwa mu maka gabw’e Kalezi Busujju- Mityana ku Lw’omukaaga nga 19.03.2022 ku saawa kumi ez’olwegulo (04:00pm).
Babikidde;Abo’luganda, Abako n’abemikwano.
OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE.
Leave a Condolence