Yazalibwa nga: 1st January 1967
Yafudda nga: 15th October 2022
Bazadde we: Omugenzi Christopher Buloje ne Nanyonga Ritah
Omwami we: John Bosco Lubuuka (RIP)
Baganda be;
- Kisuule
- Nakalawa Florence
- Lwasa Gonzaga
- Namaganda
- Kassimu
- Birungi Nabuma
- Betty
Abaana be:
- Namatovu Justine
- Kamoga Dennis
- Lubega Herman
- Muwonge Jude
Grandchildren
- Nayiga Darinah
- Kasozi Dario
- Ssebunya Hamza
- Nabunya Hannan
Abadde mukyala mukozi n’yoddala
Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa mu maka gabwe e’ Naggulu olwa leero nga 15.10.2022 ku saawa Kumi n’emu (05:00pm) ez’olwegulo, noluvannyuma olumbe lujja kukumibwa.
Omugenzi wa kuzikibwa e’ Kalisizo, Lwankoni ku Sande nga 16.10.2022 ku saawa Mukaaga (12:00pm) ez’omutuntu.
Babikidde: Ab’oluganda, abako, n’abemikwano.
Omwoyo gw’omugenzi Mukama aguwumuze mirembe
Leave a Condolence