Date of Birth: 23rd December 1948
Date of Death: 21st October 2023
Children:
- Katende Harriet
- Katende Phoebe
- Katamba Charles
- Katende Samuel Musisi
- Katende Moses
- Nankinga Lydia Yawe
- Musoke Phionah
- Kasolo Hilda
Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa mu kanisa y’a St. Stephen’s e’ Nansana ku Mande nga 23.10.2023 kusaawa nnya (10:00am) ezo`kumakya, noluvanyuma olumbe lukumibwe e` Kanyogoga- Ssingo.
Omugenzi wa kuzikibwa ku e’ Kanyogoga- Ssingo ku lw`okubiri nga 24.10.2023 saawa Kumi (04:00pm) ez’olwegulo.
Babikidde; Bishop Bukomeko e’ Mityana, Omwawule wa St. Stephens Church e’ Nansana, Omwawule w’a Luteete Church of Uganda, Omubulizi wa All Saints Church- Kitiko, Abatuuze b’e Nansana, Ab’akatale ka St. Balikuddembe (Owino Market), Abo’luganda, Abako n’Abemikwano.
OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE.
Leave a Condolence