Omugenzi Nagaddya Florence yazaalibwa omwami Joseph Mayanja n’omugenzi Milly Namirembe Kasimaggwa nga 1st May 1965 era nawumula nga 28th April 2022
Baganda be:
- Rosemary Nansubuga (RIP)
- Ssalongo Lwanga Buzibwa
- Josephine Nakilanda (RIP)
- Sarah Bukirwa
- Juliet Mugagga Nsubuga
- Jude Kasoma
- Gerard Kasaato
- Julius Joseph Grace Lule
Abaana be:
- Nnalongo Nakijoba Sophie Phiona
- Balinda Karim Kalvin
- Byabene Kenneth
- Katumba David Frank
- Ssalongo Zziwa Hatibu
- Nakabugo Janat
Yasomesaako mu masomero gano
- Ssanda Primary School
- Madera Primary School Soroti
- Rubaga Girls Secondary School
- Kibuli Police Training College
Emirimu gye
- Uganda Police Force
- Private Business
Omugenzi wa kuziikibwa e’ Sisa- Namuzzi Leero ku Lw’omukaaga nga 30.04.2022 ku saawa Munaana (02:00pm) ez’emisana nga bajja kutandika n’ekitambiro kya Misa ku saawa Mukaaga (12:00pm) ez’omutuntu.
Babikidde: Ab’oluganda, a’b’ako, n’ab’emikwano.
Omwoyo gw’omugenzi Mukama aguwumuze mirembe
Leave a Condolence