Yaazalibwa nga: 2nd March 1932
Yawumudde nga: 28th February 2024
Yaalokoka nga: 2nd February 2024
Abazadde be: Omugenzi Lubega Kamuli n’omugenzi Namugabo Bulwadda.
Obufumbo: abadde mwami mufumbo nga yaawasa mukyala we Keziah Nakamya Matovu nga 5th June 1965
Abaana be:
- Mary Nayiga Magambo
- Salongo Moses Lubega
- Bukenya John
- David Wasswa
- Christopher Kato
- Justice David Matovu
- Peter Iga
- Samuel Matovu Kasozi
- Rhoda Maria Ssemafumu
- Persis Nansamba Mubiru
- Andrew Nsamba
- Steven Michael Mulindwa
Abazukulu: Alese abazukulu
Okusoma kwe
- Wampeewo Primary School
- Kibuli Secondary School
- Postal Training School Nairobi
Yakolera Mu:
- East African Posts and Telecommunication
- Uganda Posts and Telecommunication
Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa ku St. Thomas Church of Uganda – Kira ku Lw’okuna nga 29.02.2024 Ku saawa mukaaga (12:00pm) ezemisana, noluvanyuma olumbe lukumibwe mumaka gaabwe e’ Najjera –Progressive School.
Omugenzi wakuziikibwa e’ Kasawo-Kitale ku Lw’okutaano nga 1.03.2024 ku saawa Kumi (04:00pm) ez’emisana.
Babikidde; Abo’luganda, Abako n’Abemikwano.
OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE.
Leave a Condolence