Obuzaale: Gayaza, Singo county
Yazalibwa: January 25th 1934
Yafumbirwa: 17th January 1959
Okusoma:
- Buloba Primary School : 1941-1947 – Primary Leavers Certificate
- Gayaza High School: 1948-1953: Cambridge Olevel Certificate
- Makerere University College: 1954-1958: Diploma in Education
- Ohio State University : 1960-1963: Bachelor of Science in Home Economics (Ye munaUganda eyasooka okufuna degree eno)
Okukola/Emirimu:
- Gayaza High School – Yasomesa essomo ly’Olungereza n’ebyafaayo
- Kibuli SS – Yasomesa essomo ly’Olungereza n’ebyafaayo
- Lubiri SSS – Yasomesa essomo ly’Olungereza, ebyafaayo n’oluganda
- Lubiri SSS – Yatandikawo essomo lya Home Economics , nakulila ekitongole kyekimu, era yeyali omukyala avunannyizibwa ku-baana ab’obuwala
- Yawummula emirimu gy’obusomesa mu 1999
Yayagala nnyo obusomesa obulamu bwe bwonna, era abaana bangi abayise mu mikono gye, abalenzi n’abawala, era bangi ku bbo, balina ebifo eby’obuvunannyizibwa mu ggwanga.
Ekitongole kya Home economics, kyeyatandika mu Lubiri Senior Secondary School, kye kimu ku byasooka mu ggwanga, era kyekimu ku bitongole ebisinze okuyitimuka mu Somero
Order of Service
Margaret Beatrice Sentongo final
Condolence(1)
Elliot says
January 29, 2022 at 11:04 amMHSRIP