Date of Birth: 1st January 1955
Date of Death: 12th June 2021
Parents: Mr and Mrs J.B.M Lule
Children:
- Allan Mawejje
- Isaac Mawejje Kiwewesi
- Ivan Mudumba Pastor
- Juliet Naguta
- Joan Nayiruba
Olumbe lwa kukumibwa mu maka gaabwe e’ Kawempe olwa leero nga 14.06.2021.
Omugenzi wa kuziikibwa e’ Kawempe ku Lw’okubiri nga 15.06.2021 ku saawa Munaana (2:00pm) ez’emisana nga bajja kutandika nokusaba ku saawa Satu (09:00am) ez’okumakya.
Babikidde:
Abalangira n’abambejja abava mu lunyiriri lwa Daudi Chwa,
Abakulu b’ekika ky’enjovu, Ab’oluganda, a’b’ako, n’ab’emikwano.
Omwoyo gw’omugenzi Mukama aguwumuze Mirembe.
Leave a Condolence