1800-9090-8089
123, landmark address

KISAALU IVAN KATEREGGA October 2, 2020

A-PLUS FUNERAL MANAGEMENT Ku lw’ennyumba y’omugenzi Bukenya Epafala Diito owe Nakaseeta Mityana Singo ne nnaku nnyinji babika Muzukulu wabwe Kisaalu Ivan Kateregga eyabafuddeko ku lw’okusatu nga 30.09.2020.

Olumbe lwa kukumibwa mu maka gabwe e’ Nakaseeta Mityana Singo ku lw’okuna nga 01.10.2020.

Omugenzi wakuzikibwa e’ Nakaseeta Mityana Singo ku lw’okutano nga 02.10.2020 ku saawa (10:00) nnya ez’okumakya.

Babikidde: Ab’oluganda, Abako n’ab’emikwano

Omwoyo Gw’omugenzi Mukama Aguwumuze Mirembe.

Leave a Condolence