Yazalibwa nga: 17/08/1972
Yaffa nga: 27/09/2021
Abazadde: Omwani Joseph Kasule ne maama Regina Nalwoga
Yafumbiliganwa ne mu ne Lonvisa Nantaba mu 1994
Abaana be:
- Lule Andrew (RIP)
- Kasule Lawrence
- Kakeeto Alfred
- Nakayiza Winfred (RIP)
Emisomo gye:
- Kitamba Primary School
- Jinja Secondary School
Emilimu gye:
Yakolelako e Kibuye mu Kampala ne Seeta Mukono
Olumbe lwa kukumibwa mu maka gabwe e’ Masaka ku Lw’okusatu nga 29.09.2021.
Omugenzi wa kusabirwa mu maka gabwe e’ Namufumula- Masaka ku lw’okuuna nga 30.09.2021 ku saawa nya (10:00am) ez’okumakya, oluvanyuma aziikibwe ku saawa Munaana (02:00pm) ez’omutuntu.
Babikidde: Ab’oluganda, abako, n’abemikwano.
1 Condolence for KAYIZA FRED KUBALIKAZI
Condolence(1)
Phibi says
September 30, 2021 at 3:09 pmMay his Soul Rest in eternal peace