Yazalibwa: 1/09/1941
Yaffa: 30/05/2021.
Abazadde be: Omwami Anderea Ssebbowa ne mukyala Zoe Nakasaana
Mukyala we: Jane Imelda Kafeero
Abaana be:
Christine Namuswe
Omukungu Kitende John
Kyeswa James
Kaddu William
Mary Alexandria Ntulume
Ntuleme Mukiriza George
Okusoma kwe:
- Anoonya Primary School
- Bbombo
- Namilyango College
- Kyambogo Teacher’s College (Grade IV Teacher)
- Makerere University (Grade V)
Emirimu gye:
- Yaliko omukulu we ssomero mu Natyoole Primary School mu 1967
- Bweyava e Natyoole nadda ku Bugolombe Primary School e Mukono.
- Yakolelako e Kyabakadde ku Intership okumala omwka gumu.
- Yada e Makerere University Grade V nafuna omukisa okukolerayo oluvanyuma lwokuyita obulungi era yatumibwa e Nkozi Teacher’s College nga omuyigiliza (Tutor).
- Olutalo lwa 1979 gyelwamusanga era gyeyawummuli egya government.
- Ngawumudde egya government yakuliko essomero lye Kigayaza era eno gyeyamalira egyobusomesa.
- Yayitibwa okukola nga kalani (Secretary) e Nakiwaate Nakifuma era gyeyava nakomawo eka ebulemeezi.
Olumbe lwa kukumibwa mu maka gabwe e` Kkoko- Kalagala, Busiika-Bulemezi ku Mande nga 31.05.2021.
Omwoyo gw`omugezi gwa kusabirwa mu maka gabwe e’ Kkoko- Kalagala, Busiika-Bulemezi olwa leero nga 31.05. 2021 ku saawa Ttano (05:00pm) ez`o kumakya.
Omugenzi wa kuziikikbwa e` Kkoko-Kalagala, Busiika -Bulemezi ku lw’okubiri nga 01.06.2021 ku saawa Munaana (02:00pm) ez’olwegulo.
Leave a Condolence