Yazalibwa nga: August 1940
Yawumudde nga: 18th November 2024
Abazadde be: Omugenzi Salongo Erifazi Kizza n’omugenzi Miriam Twagalana
Abadde mukyala mufumbo, mu makka ga Samuel Kituumba Lule okuva mu mwaka gwa 1956
Abaana be: Yazaala abaana mwenda 9, abaana 4 bagenzi.
Emilimu gye: Mukyala wa waaka.
Omugenzi wa kuziikibwa e’Kileku-Bweyogerere ku Lw’okusatu nga 20.11.2024 ku saawa Munaana (02:00pm) ez’olweggulo, bajja kutandika n’okusaba ku saawa Ttano (11:00am) ez’okumakya.
Babikidde; Ab’oluganda, Abako n’Abemikwano.
OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE.



Leave a Condolence