Yazalibwa nga: 12th December 1946
Yaffa nga: 22nd February 2021
Bazadde be: Kiwanuka Mikayiri ne Lakeri Musubika
Omwami we: Vincent Lutalo
Abaana: Maama alese abaana Hildah Nakagulire Lutalo and Daniel Luggya Lutalo; abazukulu (6) n’omuzukulu nakabirye (1)
Emilimu gye: Mukyala Eseza yakolera mu kitongole ekyaytibwanga East African Community okuva mu myaka egy’enkanga okutusa mu egy’kinaana bwe yawumula. Awo n’agenda mukulonda enkoko paka obulwadde bwebamulumba.
Maama abadde mukyala mukakalukanyi nnyo, ayagala okwekolera, afumiitiriza era nga ategeela eby’ensiimbi. Mubiseera bye eby’eddembe abade ayagala okuluka nokuwuliriza amawulire agafa mumawanga amalala.
There will be a Requiem Mass at the deceased’s home in Bunamwaya-Kikoko Zone today on the 1st March, 2021 starting at 4:00pm, thereafter vigil will take place.
Burial will take place at Jjungo-Nakawuka on Tuesday 02nd March, 2021 at 02:00pm.
Condolence(1)

Juliis Caesar Nyinibe says
March 3, 2021 at 12:09 amMay God grant you Eternal Rest.
Amen.