Yazalibwa nga: 29th November 1921
Yawumudde nga: 22nd April 2022
Mukyala we: Catherine Nanyonga Nyonyintono (RIP)
Muganda we: George Wasswa (RIP)
Abaana be;
- Benjamin Muwanga (RIP)
- Sekiziyivu David
- Milly Nyonyintono
- Abbey Nyonyintono
- Jane Nabikyalo
- Robert Nyonyintono
- Margeret Nantongo
Abazukulu: 21
Okusoma kwe
- Bira Primary School
- Yasomerela bwa makanika
Emirimu gye
- Abadde diver
Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa mu kkanisa yo’Mutukuvu Matayo e’Bbira-Besaniya Leero ku Sunday 24.04.2022 ku saawa Kkumi (4:00pm) ez’olwegulo.
Omugenzi wa kuziikibwa e’Kikandwa-Kakiri ku Bbalaza nga 25.04.2022 ku saawa Munaana (2:00pm) ez’emisana.
Babikidde;
Abo`luganda, Abako n`Abemikwano.
OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE.
Leave a Condolence