1800-9090-8089
123, landmark address

DR. ENG. PAUL NEIL SEKIKUBO SAGALA April 7, 1950 - January 31, 2025

Date of Funeral

February 2, 2025

Mutabani w’omugenzi George Francis Mugamba Sagala n’omugenzi Miriam Norah Nabatanzi Katende Sagala abe Natete Swiss Cottage e Natete.

Yabulwaamu amanya Paul Neil okuva ku Katikiro Paul Neil Kavuma e Lungujja. Yazalibwa nga 7 April 1950 e Mulago.

Yatandika okusoma nga mwaana muto ddala. Nursery yagisomera ewa Kasule e Natete. Nagenda e Namukosi e Mityaana nasoma okuva mu P1 okutuusa P6.

Yayitira wagulu nyo nagenda Kings College Buddo. E Buddo byakola express mu senior 3 nagenda mu Higher nakola sciences. Bweyava e Buddo nagenda mu University of Nairobi nafuna degree mu Mechanical Engineering. Bweyava eyo nagenda e Canada mu Queens University nafuna Masters mu mechanical engineering. Yakima wo wano nasomesa mu Faculty of Technology mu Makerere University. Yasanga munne Lilian Etuusa nebagatibwa mubufumbo obutukuvu nga 11 December 1976.

Yagenda e Turkey mu Orba Dogu Teknik University – Middle East Technical University gyeyafunira PHD mu Industrial Engineering/ Operations research.

Emirimu gye:

  • Head of Mechanical Engineering Makerere University
  • Director Public Industrial Enterprises Secretariat
  • Director/ CEO Phantom Solutions Ltd
  • Resident Director/ Office Manager African Engineering (U) Ltd/ Aurecon Ltd
  • Director Greenewus Energy Africa Ltd

Parents: George Francis (RIP) and Miriam Nabatanzi Sagala

Wife: Lillian Sagala

Wedding date: 11th December 1976

Siblings

  • Nightingale Nakachwa Kinobe (RIP)
  • Catherine Sagala Kimbowa
  • Yosiah Katumba Sagala (RIP)
  • Christine Babirye Sagala Katwe
  • Eva Nakato Sagala Wamala (RIP)
  • Stephen Kizza Sagala (RIP)
  • Florence Nakamya Sagala (RIP)
  • Flavia Leemu Sagala (RIP)
  • James Ndeka Sagala (RIP)
  • Sarah Sagala (RIP)
  • George Francis Sagala

Children

  • George Sagala (Junior)
  • Paul Mulindwa
  • Ronnie Iga
  • Phillips Binondo Sagala

Grand/Great Grand Children

  • Charlotte Lenora IGA
  • Charziah Ryan IGA
  • Chaviv Reign IGA
  • Hadriel Emmanuel Mulindwa
  • Ethan David Mulindwa
  • Ela Blessing Namatovu

School/Universities attended   Year

  • Mityana (Namukozi)
  • Kings College Buddo
  • University of Nairobi -Kenya
  • Queens Way University -Canada
  • Makerere University

Interests and favorite Hobbies

  • People Lover❤️
  • Family Team Leader❤️
  • Tennis Player ❤️
  • Music / A Beautiful Song Bird❤️
  • A Mathematician…Logic and Wisdom were his middle names ❤️

Olumbe lwa kukumibwa mu maka gabwe e’Lungujja olwa leero ku Lw’omukaaga nga 01.02.2025, bajja kutandika n’okusaba ku saawa Emu (07:00pm) ey’ekawungezi.

Omwoyo gw’omugenzi gwakusabirwa mu Nateete Macky Church ku Sande nga 02.02.2025 ku saawa Musanvu (01:00pm) ez’omutuntu, n’oluvanyuma wa kuziikibwa e’ Nateete ku saawa Kumi (04:00pm) ez’olweggulo.

Babikidde; Abo’luganda, Abako n’Abemikwano.

OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE.

Leave a Condolence