1800-9090-8089
help@obsequy.com
123, landmark address

DEBORAH NAMPEWO February 6, 1954 - July 13, 2024

Date of Funeral

July 16, 2024

Yazalibwa:    6th February 1954

Yawumudde:  13th July 2024

Abazadde be: Omugenzi Kambugu Aloziyasi n’omugenzi Alexanderena Nagayi Namukasa abebase e Namusera mu Busiro

Omwami we: Godfrey Kavuma

Abaana be:

  • Ronald Kavuma
  • Maureen Nabasirye
  • Barbra Nalunga (RIP)
  • Moses Kavuma
  • Godfrey Kasirye
  • Christine Naggitta Kitaka

Abazukulu : Alese abazukulu

Okusoma kwe

  • Jude Kampala Nagulu
  • Greg Secondary School

Emilimu gye: Business Woman

Obulwadde

Omugenzi yali yalwala suukali ne pulesa ebimulumide akabanga. Yalwala endwade ezenjwulo era yaddusibwa mudwaliro e Nakasero kubanga yali tasobola kusa bulungi, bamujanjaba era nebamusibula wabula mubanga lya weeki embeera yatabuka era nabera bubi nyo , ne bamudusa e Lubaga mudwaliro, yatwalibwa mu ICU kubanga yali aziyila mumawugwe. Yasibulwa nga 12th July 2024 era nasa ogwenkomelero nga 13 ku saawa tano ne kitundu ezemisana.

Twebaza yo abasowo be Nakasero Hospital, Lubaga Hospital ne Doctor Mawejje Nabuli omu alese obujanjabi obwe njawulo, Omukama abadizewo, N’omwoyo gwomugenzi Omukama amuwe ekiwumulo ekyemirembe.

Vigil will be held at their home in Kyebando-Central on Monday, 15th July 2024 starting with a Service at 07:00pm.   

There will be a Funeral Service at Namirembe Cathedral on Tuesday, 16thJuly 2024 starting at 10:00am, followed by burial in Namusera at 04:00pm. 

For any Contributions, please Contact

Nakamya Brenda-0779311261/0704571261.

Informed are: Relatives, Friends, Workmates and In-laws.

MAY HER SOUL REST IN ETERNAL PEACE

Leave a Condolence