1800-9090-8089
help@obsequy.com
123, landmark address

ANNET KIGUNDU September 9, 2020

A-PLUS FUNERAL MANAGEMENT Ku lw’ennyumba y’omugenzi Joseph Kigundu `e Lubaga (Lule zone) n’e naku nyingi babika Muganda wabwe Annet Kigundu abadde abeera e’ Bwebajja emabega wa Kevina House eyabafudeko ku Mande nga 07.09.2020.

Omugenzi wakuziikibwa e’ Bwebajja ku Lw’okusatu nga 09.09.2020 ku saawa Munaana (2:00pm) ez’olweggulo.

Babikidde: Baganda babwe ab’enju zabagenzi;

Matia Nakedde e’ Nsambya .

Lodoviko Kikonyogo e’ Sinda n’e Mukeere e’ Bunamwaya,

Ab’oluganda, Abako, n’ab’emikwano.

OMWOYO GW’OMUGENZI  MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE.

200907 – Celebration of life Annet Kiggundu.-Order of service-1

Leave a Condolence