Omugenzi Ambassador Joseph Tomusange yazalibwa ku kyalo kye Kigaba, Kawoko Bukomansimbi District, Masaka. Bakadde be bagenzi omwami Joseph Ssebuggwawo n’omukyala Angella (Nzela) Najjemba Ssebuggwawo.
Alese mukyala we Veneranda, abaana basatu, Angela, Zoe (John Nsibirwa), Joseph Junior; abazukulu, Jack, Christina, Catalina, Rosa; awamu n’abenganda abawerako.
Emirimu gye
Yasoka nakola e Bungeraza nga Deputy Senior Chief mu Stephen’s Hospital. Oluvanyuma nakolera govumenti ya Uganda ng’Ambassador. Emirimu gye ng’omubaka akikirira Uganda, gyamutwala okwetolola ensi: e Canada, Kenya, India, South Africa ne Denmark. We yawumulira, Ambassador Tomusange nga awadde yo emyaka egisoba mu 25 egy’obulamu bwe, ng’awereza ensi yaffe Uganda.
Yasomela mu masomero gano:
- Kibanda Primary School, Masaka
- Charles Lwanga SSS, Kasasa.
- Mary’s College, Kisubi
- University of East Africa, Mulago
British Council yamukwatirako neyeyongera yo e Bungeraza na somera ku St. Stephen’s Hospital (kati emanyiddwa nga Chelsea & Westminster Hospital).
There will be a Requiem Mass at Rubaga Cathedral on 08th Tuesday, February 2021 starting at 10:00am, followed by another Mass at Sserinnya Parish Church Masaka at 3:00pm, thereafter vigil will take place at their home in Kawoko, Kigaba- Masaka.
Burial will take place at their home in Kawoko, Kigaba- Masaka on Wednesday 09th February, 2022 starting with a Service at 10:00am.
Informed are: Relatives, Friends and In-laws.
MAY HIS SOUL REST IN ETERNAL PEACE
Condolence(1)
Juuko Bashil says
February 8, 2022 at 8:48 amMHSRIP