1800-9090-8089
123, landmark address

KULUDA NAMUBIRU April 19, 1935 - March 4, 2025

Date of Funeral

March 5, 2025

Yazaibwa nga: 19th April 1935

Yawumudde nga, 4th March 2025

Yalokoka nga 5th February 1984, e Kibuli

Bazzadde be:

Taata we: Omugenzi Ason Mwaze

Maama we: Omugenzi Samali Namagembe

Abaana be: 9.

Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa ku St. Steven Mpererwe ku saawa Bbiri (08:00am) ez’okumakya, n ’oluvanyuma wakuziikibwa e’ Wololo- Busemba, Semuto Road ku saawa Munaana (02:00pm) ez’misana.

Babikidde: Ab’oluganda Abalokole A’be Kawempe bonna, Ab’oluganda, Abako, n’abemikwano.

OMWOYO GW’OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE

Leave a Condolence