Yazalibwa nga: 28/09/1930
Yawumudde nga: 28/01/2023
Abazadde be: Omwami n’Omukyala Misuseera Kibuuse Nvule
Abadde mukyala mufumbo, mu maka g’omwami John Kitayimbwa okuva nga 29th December 1962.
Abaana be:
- Joan Meremensi Kirabo
- Elizabeth Hope
- Emmanuel George Beranga Mwesigwa
Abazukulu: Alese abazukulu abasokerwako ne nakabirye omu.
Okusoma kwe
- Kagulwe Primary School
- Kings College Buddo
- Cambridge School
- Makerere University College
- Buloba College
- Role College of Exeter University
Emilimu gye
- Bweyakuguka mu kusomesa olungereza ne Geography n’okubala mu University ey’ Exeter, yakomawo mu 1961 n’abeera omukulu w’essomero lya Buloba Demonstration School.
- Yalokokera e Kings College Budo nga 04/08/1946 e Ssabaganzi House.
Olumbe lwa kukumibwa mu maka gabwe e`Buloba leero nga 29.01.2023.
Omugenzi wa kuziikibwa e`Buloba, Busiro ku bbalaza nga 30.01.2023 ku saawa Munana (2:00pm) ezo`mutuntu
Babikidde; Abo`luganda, Abako n`Abemikwano.
OMWOYO GWO`OMUGENZI MUKAMA AGUWUMUZE MIREMBE.
Leave a Condolence