+256 782 482 888
info@aplusfuneralmgt.com
Nsambya Hill, Behind Quality Cuts

SALONGO STEVEN MPAGI 17th March 2020

Olumbe lwakukumibwa mumaka gomugenzi e’ Namirembe ku lwokubiri nga 17.03.2020. Omwoyo gw’omugenzi gwa kusabirwa e’Namirembe Cathedral ku lwo’kusatu nga 18.02.2020 ku saawa Satu ez’okumakya (9:00am). Omugenzi wakuzikibwa e’Busiro Sokolo Buwaya ku lw’okusatu nga 18.02.2020 ku sawa kumi ez’olwegulo (4:00pm). Babikidde; Omutaka Lawubeni Kalibala Serwanga nab’olujja olwo, Omwami Fredrick Ssematimba e’ Makindye Nab’olujja lwa Serwano Kiwanuka e’Koba, Abo’luganda, abaako, n’abemikwano.

Leave a Condolence