+256 782 482 888
info@aplusfuneralmgt.com
Nsambya Hill, Behind Quality Cuts

LATE MANGADARENN NASSANGA 3rd October 2017

EKIRANGO KY’OKUBIKA

 

A-PLUS FUNERAL MANAGEMENT ku lw’omukyala Ruth Mande Muyinda Headmistress wa Kitende Senior School ne nnaku nyingi abika Maama we Mangadarene Nassanga abadde abeera e’Entebbe-Kigungu eyamufuddeko ku Mande nga  02.10.2017 mu dwaliro e’Mengo.

Olumbe lw’omugenzi  lwakukumibwa e’Entebbe Kigungu mu maka go’mugenzi Yowasi Kisenyi  ekiro kyolwaleero nga 02.10.2017. 

Omwooyo gw’omugenzi gwa kusabirwa e’Entebbe kigungu ku Lwo’kubiiri nga 03.10.2017 ku saawa Nnya [10:00am] ez’okumakya n’oluvannyuma omugenzi azikibwe e’Sakabusolo Buwaya ku saawa Kumi [04:00pm] ez’olweggulo.  

Babikidde: Staff ya Kitende Senior School,

Abo’luganda,Abako,n’Abemikwano.

Omwoyo gw’Omugenzi Mukama aguwumuze mirembe.

A-PLUS FUNERAL MANAGEMENT YERANZE